KCCA EYANJUDDE ENGULE YENSI YONNA GYEYANGULA MU CHINA GYEBUVUDDEKO

1 year ago

Olunaku olwaleero ekitongole ekivunanyizibwa ku kibuga Kampala ki KCCA lwekyanjudde engule mu butongole gyekyawangulira mu ggwanga lya China omwezi oguwedde omwaka guno.
Omukolo gubadde ku serena hotel mu kampala nga gwetabiddwako Nnankulu wa KCCA Dorothy Kisaka, Minisita wa Kampala Minsa Kabanda n’abakungu abalala mu KCCA

Loading comments...