AKAKIIKO K’ETTAKA KA ULC KASOMESEZZA ABATUUZE B’E KAKUMIRO

2 years ago
4

Akakiiko akavunanyizibwa ku nsonga ze ttaka mu ggwanga aka Uganda Land Commission kakyagenda mu maaso n’okusomesa banannyini bibanja kungeri gyebayinza okufuna ebibanja ku ttaka gavumenti lyebagulidde.
Mu disitulikiti ye Kakumiro banannyini bibanja abatudde ku sikweya kilomita namba batandise okweteekerateera okufuna ebyapa era basabiddwa okugonjola enkayana wakati mubo.

Loading comments...